TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusawo aleseewo owoolubuto eyagaanyi okumuwa enguzi

Omusawo aleseewo owoolubuto eyagaanyi okumuwa enguzi

By Musasi wa Bukedde

Added 18th May 2016

OMUSAWO eyagaanyi okulongoosa omukazi ow’olubuto olwa 90,000/- mu ddwaaliro lya Gavumenti e Lyantonde, adduse.

Mimi1 703x422

Annet Tusubira ku kitanda e Lyantonde, yeekokkola abasawo abalya enguzi.

OMUSAWO eyagaanyi okulongoosa omukazi ow’olubuto olwa 90,000/- mu ddwaaliro lya Gavumenti e Lyantonde, adduse.

Olivia Nakimbugwe ow’e Kinoni mu Lwengo yagenda mu ddwaaliro lino nga May 4, 2016 wabula Dr. Richard Kamuteera n’amala ebbanga ddene ku ssimu ng’asaba bba (Fulugensio Ssempijja) ssente, z’ataalina.

Wano nnabaana w’omukazi we yayabikira n’omwana n’afi ira mu lubuto era abasawo abalala be baamutaasa. DPC w’e Lyantonde, Rogers Kapere, yategeezezza nti Dr.

Kamuteera yamazeemu omusulo. RDC w’e Lyantonde, Suleiman Tuguragara Matojo, naye abiyingiddemu era yalagidde obujulizi bukuηηaanyizibwe, omusawo avunaanibwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sev2 220x290

Museveni asisinkanye Abasumba ba...

Museveni asisinkanye Abasumba ba Klezia okuva mu Afrika

Kab2 220x290

Mukendeeze ku tulo musobole okweggya...

Mukendeeze ku tulo musobole okweggya mu bwavu-Museveni

Lab2 220x290

Wali muyigiriza ow'ekisa

Wali muyigiriza ow'ekisa

Lip2 220x290

Okufa kwa Namirimu kwatufumise...

Okufa kwa Namirimu kwatufumise nga ffumu

Tip2 220x290

Bannange nze siri mulogo ebyawongo...

Bannange nze siri mulogo ebyawongo bye bintawaanya