TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssaabalabirizi Ntagali avumiridde ekya Kadaga okwesogga essabo

Ssaabalabirizi Ntagali avumiridde ekya Kadaga okwesogga essabo

By Musasi wa Bukedde

Added 28th May 2016

SSAABALABIRIZI w’ekkanisa ya Uganda, Stanley Ntagari alagidde Omulabirizi w’e Busoga okukola mu Sipiika Rebecca Kadaga omulimu aleme kuddamu kuddukira mu ssabo ng’anoonya emikisa.

Archbishopstanleyntagali620330 703x422

SSAABALABIRIZI w’ekkanisa ya Uganda, Stanley Ntagari alagidde Omulabirizi w’e Busoga okukola mu Sipiika Rebecca Kadaga omulimu aleme kuddamu kuddukira mu ssabo ng’anoonya emikisa.

Ekiwandiiko kye yafulumizza yategeezezza nti kkanisa evumirira ekya kadaga okugenda mu ssabo so nga kkanisa yakwatira wamu n’abalala ne basabira kadaga okusobola okuwangula ekifo ky’omubaka wa Kamuli omukyala n’obwasipiika bwa palamenti.

“Twasobeddwa ffenna nga tufunye amawulire nti Kadaga yabadde agenze mu ssabo okwebaza bajjajjabe,” Ntagali bwe yaggumizza n’agamba nti Yesu ly’ekkubo n’amazima nga bwe kiwandiikibwa mu Yokana 14:6.

Yasabye Abakristaayo bonna banywerere mu kkanisa era beeyise mu ngeri esaanira omuntu ali mu bifo ebyamaanyi nga bye balimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Drssempangieyasingaanidwamumakagenanyonyolawebuse 220x290

Abaana Abakaramoja basomesebwe...

Ssempangi awabudde gavumenti ku baana b’e Karamoja abasibira ku nguudo n’ategeeza nga bwe batundibwa abazadde okujja...

Chozenbeckyclearwebuse 220x290

Abayimbi beesunga kusanyusa badigize...

Abayimbi ab'amannya bali mu kuwawula maloboozi olw'okwesunga okuyimba mu Kyepukulu ekiwagiddwa Vision Group ne...

Lukiikombalirira7 220x290

Buganda eyisizza embalirira yaayo...

OBWAKABAKA bwa Buganda buyisizza embalirira y’Omwaka 2019/2020 ng’eno ya nsimbi 121,079,490,880/- nga kweyongera...

Samba 220x290

Omusika atunze ebiggya ku 1500/=!...

PULOFEESA Kiwanuka Ssemakula amaziga gaamuyunguse bwe yatuuse ku butaka gy’asibuka ng’amalaalo ga kitaawe gaatundibwa...

Kub2 220x290

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza...

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza abavubuka okuyingira obulimi n’obulunzi