TOP
  • Home
  • Agebwelu
  • Trump azzeemu okulaalika abagwira abaayingira Amerika mu bukyamu

Trump azzeemu okulaalika abagwira abaayingira Amerika mu bukyamu

By Musasi wa Bukedde

Added 31st May 2016

Donald Trump, ayagala entebe ya Amerika, azzeemu okulaalika abagwira abaayingira Amerika mu bukyamu nti beeyagala n’okusinga abaazirwanako naye oluwangula akalulu ng’abazza gye baava.

1trumpa 703x422

Donald Trump, ayagala entebe ya Amerika, azzeemu okulaalika abagwira abaayingira Amerika mu bukyamu nti beeyagala n’okusinga abaazirwanako naye oluwangula akalulu ng’abazza gye baava.

Yasinzidde Washington ku Ssande wabula n’atalaga bw’anaabagobamu. Ye Marco Rubio, eyawanduka mu kamyufu ka Republican, yakakasizza nti wa kuwagira Trump kuba y’asobola okumegga Hillary Clinton owa DP.

Wabula yagambye nti tajja kuweereza naye mu gavumenti ne bw’amuwa eky’obumyuka bwa pulezidenti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Newsengalogob 220x290

Lwaki toyagala kwegatta?

Ate okomawo ng‛obudde bugenze, kati yeebuuza obaomulimu gw‛okola gwe guleese embeera eno. Kati alowooza edduuka...

Newsengalogob 220x290

Nvaamu ekisu

LWAKI nvaamu ekisu nga neegasse n’omusajja?

Newsengalogob 220x290

Namukwatira mu bwenzi

MUKYALA wange namukwata lubona n’omusajja naye namusonyiwa.

Newsengalogob 220x290

Takyantuusa ku ntikko

omwami wange takyantuusa ku ntikko

Kamenke1 220x290

Abadde yaakayimbulwa bazzeemu okumukwatira...

Kiwanuka abadde yaakayimbulwa mu kkomera e Luzira gye yasindikibwa ku kibonerezo eky’emyaka etaano oluvannyuma...