TOP

Poliisi ekolagana n’eggye ezzibizi okubba

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd June 2016

ABATUUZE b’omu Kawempe basabye abatwala ebyokwerinda okubataasa ku bapoliisi abakolagana n’eggye ezzibizi ne ba ‘Crime Prevaters’ ne banyaga abantu nga bakozesa emmundu ne tiiya ggaasi.

Extend 703x422

ABATUUZE b’omu Kawempe basabye abatwala ebyokwerinda okubataasa ku bapoliisi abakolagana n’eggye ezzibizi ne ba ‘Crime Prevaters’ ne banyaga abantu nga bakozesa emmundu ne tiiya ggaasi.

Bagamba nti batambula n’emmundu ekiro ne babanyaga ng’emisana babeera ku poliisi y’e Kawempe, Wandegeya, Kaleerwe, Bwaise, Kanyanya, Mulago kyokka bwe babakwatira mu bumennyi bw’amateeka nga poliisi ebeegaana.

Akulira eggye ezzibizi, Maj. Eddie Muwanga omusango yagutadde ku bapoliisi abakozesa abaserikale nga tebafunye lukusa ne bakola ebikyamu nga tamannyi.

Atwala poliisi ku Kalerwe Isaac Ongom yasabye abatuuze okukolagana ne poliisi okukwatta abantu bano kuba bakikola kulwabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yop2 220x290

Production beetisse ekyemizannyo...

Production beetisse ekyemizannyo mu Vision Group

Nan1 220x290

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde...

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde Carol Nantongo ne Racheal Namiiro

Seb2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okukozesaamu butto w'ekinzaali okulwanyisa alaje

Kab3 220x290

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa...

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa mu palamanti

Fub2 220x290

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde...

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde e Rakai