TOP

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA;

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd June 2016

Mulimu ebizuuse ku mutwe gw’omwana ogwakwasizza pulomoota w’abayimbi, Jeff Kiwa. Bazuukusizza n’ebyokufa kw’omuyimbi AK47, bwe yali ku bbaala ya Jeff Kiwa.

Taano 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA;

 

Mulimu ebizuuse ku mutwe gw’omwana ogwakwasizza pulomoota w’abayimbi, Jeff Kiwa. Bazuukusizza n’ebyokufa kw’omuyimbi AK47, bwe yali ku bbaala ya Jeff Kiwa.

 

Omukazi eyalimba bba okumuzaalira bbebi bamukutte bwe bamusanze n’omwana awezezza omwaka nga yabbibwa wa myezi ebiri n’amusiba bba n’afuna emmaali. 

 

Tukuleetedde akatabo ak’enjawulo ku by’e Namugongo n’engeri Abajulizi gye bagasse Uganda.

 

Abasuubuzi mu butale bw’oku Kaleerwe batuula bufoofofo olw’oluguudo olugaziyizibwa olugenda okubulyako ekitundu ne busigale buwugiro.

 

MU BYEMIZANNYO: Tukuleetedde ebifa mu nkambi ya Uganda Cranes egenda okwambalagana ne Botswana ku Lwomukaaga, omusawo mw’amalidde okwekebejja omukwasi wa ggoolo, Dennis Onyango. Ttiimu ya Bukedde ekuwa n’awali omudidi mu Beetingi.

FUNA KOPI YO 1500 ZOKKA OBA GOBERERA E PAPER OSOMA AKATABO NGA BWE KALI KU BBEEYI Y'EMU: 

https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...