TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Museveni azzizza Mukwaya, Butime ne Musumba ku bwaminisita

Museveni azzizza Mukwaya, Butime ne Musumba ku bwaminisita

By Musasi wa Bukedde

Added 7th June 2016

Mu Kabinenti empya, Pulezidenti Museveni akomezzaawo abaaliko baminisita omuli ne Hajati Janat Balunzi Mukwaya, omu ku bakyala bannansiko abateerya ntama.

Butime 703x422

Tom Butime, Janat Mukwaya ne Isaac Musumba, Pulezidenti Museveni baakomezzaawo mu kabineeti empya

Mu Kabinenti empya, Pulezidenti Museveni akomezzaawo abaaliko baminisita omuli ne Hajati Janat Balunzi Mukwaya, omu ku bakyala bannansiko abateerya ntama.

Abalala Museveni b’akomezzaawo ye, Col. Tom Butime, eyaliko Minisita ow’ensonga ezoomunda okumala ebbanga nga mu 2006, lwe yali amulonze okubeera Minisita w’e Karamoja ekifo yakigaana, Pulezidenti n’akiwa Aston Kajara.

Museveni era akomezzaawo Aggrey Bagiire, Isaac Musumba ne Jennifer Namuyangu, abaaliko baminisita wakati wa 2006 okutuuka 2011 lwe baawangulwa mu kalulu ak’obubaka bwa Palamenti n’abasuula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agambibwa okuwoowa Kenzo ne Rema...

Sheikh ono okuvaayo kiddiridde Kenzo wiiki ewedde okutegeeza nga Muzaata bwe yamuvumidde obwereere n’amulangira...

Stabua2 220x290

Mbalinze nkya ku Obligatto- Stabua...

Stabua Natooro akoowodde abantu okweyiwa mu konsati enkya ku Club Obligatto

Namaalwa1 220x290

Omukungu agobye ffamire ye mu muka...

OMUKUNGU wa gavumenti agobye ffamire ye mu maka. Kigambibwa nti agawasirizzaamu omukyala omulala.

Magogo1 220x290

Magogo bw'aba yalya enguzi tadda...

MUNNAMATEEKA Fred Muwema agambye nti emyezi ebiri FIFA gye yasibye Moses Magogo ng'akkirizza omusango gw'okutunda...

Haruna11 220x290

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde...

Ekyama mu bakazi Haruna Mubiru b'awasa. Anoonya baana ba bagagga.