TOP
  • Home
  • Agookya
  • BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUNA:

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUNA:

By Musasi wa Bukedde

Added 8th June 2016

Tukuleetedde kalonda akwata ku bajeti eyasomeddwa omuli emisolo egyayongezeddwa, abakugu kye bagyogerako okuli n’ebitali byabulijjo ebyabaddewo ng’esomwa. Poliisi egudde ku nfo abaserikale ba UPDF gye baakuba mwe babadde basinziira okubba abantu.

Eco 703x422

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUNA:

 

Tukuleetedde kalonda akwata ku bajeti eyasomeddwa omuli emisolo egyayongezeddwa, abakugu kye bagyogerako okuli n’ebitali byabulijjo ebyabaddewo ng’esomwa.

 

Omuvuzi wa sipensulo bamuwambye okuva mu Kisenyi mu Kampala ne bamuttira e Masindi.

 

 

 

 

Poliisi egudde ku nfo abaserikale ba UPDF gye baakuba mwe babadde basinziira okubba abantu.

 

Mu Asiika Obulamu; Tukulaze obuzibu bw’ofuna mu kulaba ennyo ttivvi n’okukozesa kompyuta.

 

Kuno tukugattiddeko Jjajja w’abaana ng’akuwa eddagala lye erivumula endwadde ez’enjawulo.

 

Mu Byemizannyo; Eyali omutendesi wa Nigeria, Stephen Keshi afudde akukkulumira ensi ye lwa butasiima.

Funa kopi yo ku 1500 zokka oba gasomere wano ku E Paper ku bbeeyi y'emu;

https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

B1 220x290

Bebe Cool oluwummula lw'abaddeko...

Bebe Cool oluyingiddewo n'awaga "nkomyewo zaabike emipiira.."

Pass 220x290

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUBIRI...

Bawambye omwana omulala ne basaba obukadde mukaaga; bamusse omulambo ne bagusiba mu kadeeya.

Owakccangayogeramulukiiko 220x290

Ab'e Bwaise batabukidde aba KCCA...

“Twagala Pulezidenti Museveni y’aba atulagira okusasula kuba n’amazzi gakyatuyingirira mwe mulabika temuvudde na...

Kizito 220x290

Basajjabalaba alaalise okulwanyisa...

NNAGGAGGA Hassan Basajjabalaba asinzidde mu kuziika Charles Muhangi n’alabula abaggagga abaagala okutwala ebintu...

Rite6 220x290

Poliisi ekubaganye n'aba takisi...

Mu kanyoolagana akaabaddewo omuserikale eyategeerekeseeko erya Kasirye yakubiddwa ejjinja era ono yatwaliddwa...