TOP

Obuyigirize mbulina - Nadduli

By Musasi wa Bukedde

Added 12th June 2016

OLUVANNYUMA lw’okulangirirwa ku bwanisita, Haji Abdu Nadduli asinzidde mu makaage n’agumya ababadde bamubuuza ku byobuyigirize nti empapula azirina era akasengejja ka Palamenti waakukayitamu.

Wate703422 703x422

OLUVANNYUMA lw’okulangirirwa ku bwanisita, Haji Abdu Nadduli asinzidde mu makaage n’agumya ababadde bamubuuza ku byobuyigirize nti empapula azirina era akasengejja ka Palamenti waakukayitamu.

Nadduli eyalondeddwa ku kifo kya minisita atalina mulimu gwa nkalakkalira yagambye nti oluvannyuma lw’okubonaabonera ebbanga, Allah yamwanukudde ate n’akikolera ku lunaku lwennyini omwezi gw’ekisiibo (Ramadhan) lwe gwatandise.

Yagambye nti Palamenti waakugimatiza kubanga ebisaanyizo bya S.6 bye beetaaga yabisussa n’afuna ne diguli mu yunivaasite y’e Bugema.

Nadduli yali afunyeemu obuzibu mu 2006 Ronald Ndawula bwe yamutwala mu kkooti ng’amuvunaana okuvuganya nga talina biwandiiko bya buyigirize bimala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Stabua2 220x290

Mbalinze nkya ku Obligatto- Stabua...

Stabua Natooro akoowodde abantu okweyiwa mu konsati enkya ku Club Obligatto

Namaalwa1 220x290

Omukungu agobye ffamire ye mu muka...

OMUKUNGU wa gavumenti agobye ffamire ye mu maka. Kigambibwa nti agawasirizzaamu omukyala omulala.

Magogo1 220x290

Magogo bw'aba yalya enguzi tadda...

MUNNAMATEEKA Fred Muwema agambye nti emyezi ebiri FIFA gye yasibye Moses Magogo ng'akkirizza omusango gw'okutunda...

Haruna11 220x290

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde...

Ddala kituufu omuyimbi Haruna Mubiru awasa balinawo?

Rolex0 220x290

Ab'e Jinja beesunga kivvulu kya...

Omanyi ekivvulu kino kye kimu ku bisinga okukwatayo mu ggwanga wabula 'Abeyidinda' baludde nga beemulugunya lwaki...