TOP

Omubaka wa Nakawa bamusibidde waka

By Joseph Mutebi

Added 12th June 2016

OMUBAKA wa Nakawa Municipality mu palamenti, Andrew Micheal Kabaziguruka poliisi emuyimbudde ku kakalu kaayo

Kaba 703x422

Kabaziguruka ng’ali ne muwala we mu maka ge.

OMUBAKA wa Nakawa Municipality mu palamenti, Andrew Micheal Kabaziguruka poliisi emuyimbudde ku kakalu kaayo oluvannyuma lw’okumukwata n’emuggalira e Kireka ku SID gye bamugguliddeko omusango gw’obutujju wabula amaka ge gonna poliisi egeebunguludde, temukkiriza kufuluma.

Kabaziguruka abadde akuumirwa ku poliisi y’e Kireka eyiga abalina emisango gya nnaggomola eduumirwa Amark Odong era ye yakulembeeramu abamukwata mu makage e Luzira ku Lwokusatu n’emuggalira nga bamugamba nti alina omusango gwa nnaggomola gwe yazza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Drssempangieyasingaanidwamumakagenanyonyolawebuse 220x290

Abaana Abakaramoja basomesebwe...

Ssempangi awabudde gavumenti ku baana b’e Karamoja abasibira ku nguudo n’ategeeza nga bwe batundibwa abazadde okujja...

Chozenbeckyclearwebuse 220x290

Abayimbi beesunga kusanyusa badigize...

Abayimbi ab'amannya bali mu kuwawula maloboozi olw'okwesunga okuyimba mu Kyepukulu ekiwagiddwa Vision Group ne...

Lukiikombalirira7 220x290

Buganda eyisizza embalirira yaayo...

OBWAKABAKA bwa Buganda buyisizza embalirira y’Omwaka 2019/2020 ng’eno ya nsimbi 121,079,490,880/- nga kweyongera...

Samba 220x290

Omusika atunze ebiggya ku 1500/=!...

PULOFEESA Kiwanuka Ssemakula amaziga gaamuyunguse bwe yatuuse ku butaka gy’asibuka ng’amalaalo ga kitaawe gaatundibwa...

Kub2 220x290

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza...

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza abavubuka okuyingira obulimi n’obulunzi