TOP
  • Home
  • Agebwelu
  • Abatujju ba Al Shabaab basse abaserikale ba Kenya 5

Abatujju ba Al Shabaab basse abaserikale ba Kenya 5

By Musasi wa Bukedde

Added 20th June 2016

ABATUJJU ba Al Shabaab bakoze olulumba munda mu Kenya ne batta abaserikale ba poliisi bataano.

Naava 703x422

ABATUJJU ba Al Shabaab bakoze olulumba munda mu Kenya ne batta abaserikale ba poliisi bataano.

Olulumba luno, aba al Shabaab baalukoze ku Mmande ku makya ku kyalo Dimu mu ssaza ly’e Mandera ku mmotoka ya poliisi eyabadde ewerekera bbaasi y’abasaabaze.

Mmotoka ya poliisi yakubiddwa ekikompola yonna n’esaanawo, abaserikale bataano ne bafiirawo ate omulala omu, abatujju ne bamubuzzaawo.

Bbaasi ya kkampuni ya Makkah, gye baabadde bawerekera yasimattuse okukubwa ekikompola, abasaabaze abasoba mu 100 abaagibaddemu ne bawona okuttibwa.

Olulumba luno aba Al Shabaab bagambye nti baalukoze okwesasuza ku Kenya olw’okuttibwa kw’omuduumizi waabwe, Mohammed Mohamud Ali, amanyiddwa nga Dulyadin, ng’ono ye yakulembera olulumba ku yunivasite y’e Garisa mu 2015 omwafiira abayizi 148.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...