TOP

Baminisita balayiziddwa

By Cathy Lutwama

Added 21st June 2016

Ba minisita abasunsulwa mu palamenti gye buvuddeko balayiziddwa eggulo lya leero mu maka g’obwapulezidenti Entebbe.

1stfamily1 703x422

Minisita w'ebyenjigiriza n'emizannyo Hon. Janet Kataaha Museveni ng'ali n'abumumaka ge oluvannyuma lw'okulayira. Amuddiridde ye bba Pulezidenti Yoweri.

Ba minisita abasunsulwa mu palamenti gye buvuddeko balayiziddwa eggulo lya leero mu maka g’obwapulezidenti Entebbe.

Omuwandiisi wa kabineti era akulira abakozi ba gavumenti John Mitala yakulidde omukolo guno.

Ba minisita bakubye ebirayiro bibiri ng’ekisooka kibadde kya kubeera beesigwaeri eggwanga lyabwe,  okukuuma,n’okulwanirira ssemateeka wa Uganda.

Ekirayiro eky’okubiri kibadde kya kuwabula nga pulezidenti nabo abali muddira mubigere, era n’okukuuma ebyama byonna bye bamanyako mu kukola emirimu gyabwe.

 aminisita nga batudde mu maka gobwapulezidenti balinze okulayira Baminisita nga batudde mu maka g'obwapulezidenti balinze okulayira

 

 aminisita nga batudde mu maka gobwapulezidenti balinze okulayira Baminisita nga batudde mu maka g'obwapulezidenti balinze okulayira

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dav1 220x290

Museveni beyakuzizza bambaziddwa...

Museveni beyakuzizza bambaziddwa ennyota zaabwe

Mum2 220x290

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku...

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku kakalu ka kkooti tewayise n'addakiika n'addamu okukwatibwa

Lab2 220x290

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa...

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa alaajanye

Kab2 220x290

Ssewungu akubirizza bannaddiini...

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Lwa2 220x290

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo