TOP

NABUKENYA: Okikola otya?

By Musasi wa Bukedde

Added 1st July 2016

Claire Nabukenya Kawenja, 38, omutuuze w’e Namusera mu disitulikiti y’e Wakiso musomesa kyokka nga ye nnannyini dduuka lya Kushona Designs mu Kampala. Leero akumaliddeyo ebyasigaddeyo 3 ku bintu 7 ebimuyambye mu bizinensi.

Crush 703x422

Nabukenya ng’akola ku kasitoma

Claire Nabukenya Kawenja, 38, omutuuze w’e Namusera mu disitulikiti y’e Wakiso musomesa kyokka nga ye nnannyini dduuka lya Kushona Designs mu Kampala. Akulaga ebimuyambye mu bizinensi.

Okuba n’enkolagana ennungi n’abakozi: Nabatendeka emirimu era ne bwe mba siriiwo kizibu okufuna kasitoma abeemulugunyaako. Kirungi nnyo buli aba n’abakozi okubayisa obulungi mu bizinensi kuba bwe baba n’enkolagana ennungi bakola n’omutima gumu Ekirala si kirungi kulingiriza nnyo bakozi.

l Okwettanira emikolo gy’abalala: Ekintu kino kinnyambye okwongera okutereeza mu mpeereza yange. Buli lw’obeera ku mikolo gy’abalala omanya engeri abalala bwe bakola ebintu n’emisono abantu gye bettanira olwo ebirungi bye baba nabo n’ebikoppa.

l Obwesimbu mu mulimu: Omulimu guno olw’okuba gukwata ku ndabika ya bantu, mpaayo ebiseera okuwabula bakasitoma bange ku ngoye ze bagenda okwambala ne langi ezigendera ku ndabika y’emibiri gyabwe ne bw’aba tanguleeko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...