TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUBIRI WUUNO AZZE MUNYUVU:

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI WUUNO AZZE MUNYUVU:

By Musasi wa Bukedde

Added 4th July 2016

Ssenga akulaga ebintu abakazi bye bakola ebitulugunya abaami mu maka. Tosubwa n’embooko z’abawala abanoonya ababeezi. Mulimu ssemaka eyasiibudde mukazi we ng’alaze nti agenda ku mulimu kyokka n’asangibwa ng’afiiridde mu loogi.

Linda 703x422

 Ssenga akulaga ebintu abakazi bye bakola ebitulugunya abaami mu maka. Tosubwa n’embooko z’abawala abanoonya ababeezi.

 

Mulimu ssemaka eyasiibudde mukazi we ng’alaze nti agenda ku mulimu kyokka n’asangibwa ng’afiiridde mu loogi.

 

Tukutuusizzaako ebyabaddewo mu kuziika abantu 18 abaafiiridde mu kabenje ku lw’e Masaka. Sso nga batandise n’okusomba abaana b’omugagga Mabiito naye eyafiiridde mu kabenje kano.

 

Tosubwa engeri abakuumi ba Katikkiro wa Yisirayiri, Benjamin Netanyahu gye baasazeeko ekisaawe ky’e Ntebe nga mukama waabwe atuuka, abaserikale ba kuno ne babafuula ba bigere.

 

Mu Byemizannyo; Bannabyamizannyo balaze bye bagenda okusaba Allah ku Idd.

Ebisingawo: https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.