TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUSATU AZZE MUMYUVU OKUKUYISA MU GGANDAALO LYA IDDI

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AZZE MUMYUVU OKUKUYISA MU GGANDAALO LYA IDDI

By Musasi wa Bukedde

Added 5th July 2016

MU NSI MAWUUNO: Tukuleetedde misoni musanvu ez’omutawaana, ekibinja kya bakomando ba Yisirayiri abaalumba ekisaawe ky’e Ntebe ze kizze kikola mu nsi yonna. Mulimu abantu abattiddwa mu bukambwe emirambo gyabwe ne gipakirwa mu makutiya ne gisuulibwa mu kibuga.

Laba 703x422

MU NSI MAWUUNO: Tukuleetedde misoni musanvu ez’omutawaana, ekibinja kya bakomando ba Yisirayiri abaalumba ekisaawe ky’e Ntebe ze kizze kikola mu nsi yonna.

 

Mulimu abantu abattiddwa mu bukambwe emirambo gyabwe ne gipakirwa mu makutiya ne gisuulibwa mu kibuga.

 

Tosubwa ebbaluwa, Paapa Francis gy’awandiikidde Abasiraamu ng’abaagaliza Iddi ennungi gattako obubaka bw’Abasiraamu ab’enjawulo obwa Idd.

 

Akabenje akalala ak’omulundi ogwokusatu kasse abantu abalala ku luguudo lw’e Masaka.

 

Mu Byemizannyo; Gareth Bale awera kukuba Cristiano Ronald awabi mu semi za Euro amusubye engule y’omwaka.

EBISINGAWO DOMA E PAPER: https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye