TOP
  • Home
  • Agookya
  • BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOKUNA

BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOKUNA

By Musasi wa Bukedde

Added 6th July 2016

Omukazi aleese abatemu ne batta bba bwe bafunye obutakkaanya ku nsonga z’ekibanja. Abasiraamu bwe babadde mu kusaala Idd babuulidde Gavumenti bye baagala ebakolere.

Nso 703x422

Omukazi aleese abatemu ne batta bba bwe bafunye obutakkaanya ku nsonga z’ekibanja.

 

Abasiraamu bwe babadde mu kusaala Idd babuulidde Gavumenti bye baagala ebakolere.

 

RDC wa Buvuma awadde ekiragiro ekikakali ekitabudde abavubi ku mwalo.

 

Mu Asiika obulamu, tukulaze endwadde enkulu 5 eziva ku kulya omunnyo omungi ne ku abo abalya omubisi.

 

Mu Byemizannyo; Tukulaze kye kitegeeza eri omusambi w’omupiira Lionel Messi, kkooti okumusiba emyezi 21 olw’okukumpanya emisolo ne kitaawe. Mulimu n’ebiragiro ebikakali Jose Mourinho by’atandise nabyo mu ManU.

EBISINGAWO: https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Npc03webuse 220x290

Abavubuka bayambibwe mu byobulamu...

Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu...

Coffeetree1webuse 220x290

Alina omusaayi omutono muwe amazzi...

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Camavingajpg111 220x290

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Ssuubikazimba 220x290

Abakrisitaayo balabuddwa okulwa...

ABAKRISTAAYO balabuddwa okukomya okumala obudde bwonna mu masinzizo nga balindirira Katonda okubakolera ebyewuunyo...

Mbvsmpindi1web002web 220x290

Abembogo beewaanye bwe bagenda...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu...