BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NGA MUSUFFU
Mu Sanyuka ne Wiikendi tukuleetedde abayimbi abalina feesi ebbiri olondeko asinga obutanyuma nga yaakazuukuka.
Amawanga ga Bulaaya gongera kusengula bantu baago mu South Sudan olw’abakulembeze baayo buli omu okuwera okuddamu okufutiza munne.
Omukazi yeegaanyi bba ow’empeta ku poliisi, nnyinimu bw’amusanze ng’ali n’omusajja omulala.
Tukuleetedde emboozi eraga lwaki Idi Amin tayinza kwerabirwa olw’erinnya lye yakola mu bulungi ne mu bubi. Tosubwa n’ebifaananyi bye ebiwuniikiriza.
Mu Kadirisa. Mulimu entalo 5 ezirinze abatendesi ba ttiimu za Premier. Kuno tukugattirako ne ttiimu ya Bukedde ng’ekuwa emipiira egifuna mu Beetingi.
EBISINGAWO, SOMA E PAPER KU 'LINK' ENO: