TOP

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA

By Musasi wa Bukedde

Added 21st July 2016

Tukulaze embeera ey’obugubi Bannayuganda abasigadde e South Sudan gye balimu ebaviiriddeko okulaajana oluvannyuma lwa UPDF okukomekkereza entegeka z’okubaggyayo. Mulimu ebikwata ku mukazi alondeddwa okudda mu kifo kya Mukajanga.

Busy 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA

 

Tukulaze embeera ey’obugubi Bannayuganda abasigadde e South Sudan gye balimu ebaviiriddeko okulaajana oluvannyuma lwa UPDF okukomekkereza entegeka z’okubaggyayo.

 

Mulimu ebikwata ku mukazi alondeddwa okudda mu kifo kya Mukajanga.

 

Poliisi ettukizza ekikwekweto ku bodaboda okukkakkana nga 100 ziyooleddwa. Byonna biri mu Bukedde w’Olwokutaano.  

 

Mu Ssanyuka ne Wiikendi: Tukulaze engeri katemba ow’okutembeeya gy’agasse Mariam Ndagire ne John Ssegawa.

 

Mu Akadirisa. Mulimu abazannyi 10 ttiimu za Bulaaya be zifiirako okukansa. Ate Pep Guardiola atendeka Man City bamukubye omupiira ogusooka ne yeekaza. Tosubwa ne ttiimu ya Bukedde ng’ekuwa emipiira egiriko oddi ensava mu Beetingi weeyoolere omudidi. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi...

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi akola ku musujja mu bantu, enkoko n’ebisolo ? Soma wano mu mboozi y'omukenkufu...

Lab2 220x290

Bawadde endowooza ku Ssemateeka...

Bawadde endowooza ku Ssemateeka

Kcca1 220x290

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka,...

Aviv 220x290

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za...

Kip2 220x290

Kkooti ewadde Lukwago obukadde...

Kkooti ewadde Lukwago obukadde 600