TOP

Eyasse muganda we asibiddwa emyaka 15

By Edward Luyimbazi

Added 21st July 2016

OMULAMUZI wa kkooti Enkulu e Nakawa Damalie Lwanga asalidde Robert Nsubuga Kitaka 36, omutuuze w’e Bulenga mu disitulikiti y’e Wakiso omusango gw’okutta muganda we Henry Kiddu n’amusiba emyaka 15.

Ta 703x422

Nsubuga (ku ddyo) e Nakawa mu kkooti.

OMULAMUZI wa kkooti Enkulu e Nakawa Damalie Lwanga asalidde Robert Nsubuga Kitaka 36, omutuuze w’e Bulenga mu disitulikiti y’e Wakiso omusango gw’okutta muganda we Henry Kiddu n’amusiba emyaka 15.

Kiddu yali abeera Bulenga mu Zooni ya Kikaaya. Bino byaliwo nga February 15, 2015.

Omulamuzi Lwanga agambye nti abadde wa kumusiba mayisa naye engeri gye guli omulundi gwe ogusoose okuzza omusango kwe kumusiba emyaka 15.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni ne Kagame...

PULEZIDENTI Museveni ne munne Paul Kagame enkya ku Lwokusatu basuubirwa okuddamu okusisinkana mu Angola mu lukung’aana...

Katolubwamalubaga2 220x290

Honalebo ennuuni eyo tugende nayo...

OMUBAKA wa Lubaga South, Kato Lubwama asimbudde. Ku Lwokutaano yababidde abatuuze b’e Lubaga South ebintu omwabadde...

Sengendo2002web 220x290

Twagala abakazi abateekomomma mu...

Abasajja banoonya abkazi baakuwasa nga tebeekomomma mu kulaga amapenzi, abalungi ate nga baabuulirirwa

Sharonweb 220x290

Banoonya abasajja abateemotyamotya...

Abakazi abanoonya abasajja abateemotyamotya mu laavu.

Prowew 220x290

Proline etutte Matia Lule

Ekifo ekyabadde ekya Shafiq Bisaso ku Proline kitwaliddwa Matia Lule.