TOP
  • Home
  • Agawano
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd July 2016

Salva Kiir owa South Sudan ataamye. Awadde omumyuka we Riek Machar essaawa 48 zokka okuva gye yeekukumye oba si ekyo agenda kumukuba. Justine Buwembo eyasikidde Mukajanga emirimu gy’okubuulira enjiri n’okuliisa Bannakampala ekigambo agitandikidde mu ggiya. Tosubwa okulaba engeri gye yalaze amaanyi mu kasaba.

Commit 703x422

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE

Salva Kiir owa South Sudan ataamye. Awadde omumyuka we Riek Machar essaawa 48 zokka okuva gye  yeekukumye oba si ekyo agenda kumukuba.

Justine Buwembo eyasikidde Mukajanga emirimu gy’okubuulira enjiri n’okuliisa Bannakampala ekigambo agitandikidde mu ggiya. Tosubwa okulaba engeri gye yalaze amaanyi mu kasaba.

Omubaka Betty Nambooze eyaakajjanjabibwa abakugu mu South Afrika ayogedde ku mbeera gy’ayitamu kati okuli n’ekizibu ky’amaaso kye yaakafuna.

Mulimu olukalala lw’abagagga b’omu Kampala abaddukidde mu Gavumenti nga baagala ebanunule mu mabanja ge batubiddemu. Bino byonna ku Bukedde w’Olwomukaaga.

Mu Tambula n’omulembe; Abakugu balaze obulabe obuli mu kuwumula ebitundu by’omubiri.

Ebyemizannyo: Tukulaga ensonga lwaki FA yeesize Sam Allardyce okutendeka ttiimu ya Bungereza.

EBISINGAWO

https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni ne Kagame...

PULEZIDENTI Museveni ne munne Paul Kagame enkya ku Lwokusatu basuubirwa okuddamu okusisinkana mu Angola mu lukung’aana...

Katolubwamalubaga2 220x290

Honalebo ennuuni eyo tugende nayo...

OMUBAKA wa Lubaga South, Kato Lubwama asimbudde. Ku Lwokutaano yababidde abatuuze b’e Lubaga South ebintu omwabadde...

Sengendo2002web 220x290

Twagala abakazi abateekomomma mu...

Abasajja banoonya abkazi baakuwasa nga tebeekomomma mu kulaga amapenzi, abalungi ate nga baabuulirirwa

Sharonweb 220x290

Banoonya abasajja abateemotyamotya...

Abakazi abanoonya abasajja abateemotyamotya mu laavu.

Prowew 220x290

Proline etutte Matia Lule

Ekifo ekyabadde ekya Shafiq Bisaso ku Proline kitwaliddwa Matia Lule.