TOP
  • Home
  • Agawano
  • Sigenda kukkiriza bafere kubba ssente z’abavubuka - Nakiwala

Sigenda kukkiriza bafere kubba ssente z’abavubuka - Nakiwala

By Joseph Mutebi

Added 23rd July 2016

MINISITA w’Abavubuka n’Abaana, Florence Nakiwala Kiyingi agumizza abavubuka mu ggwanga abagenda okuwolwa ensimbi za Gavumenti ez’okwekulaakulanya obuwumbi 80 nti bajja kuziganyulwamu kubanga tajja kukkiriza bafere kuzibba.

Kola 703x422

Abamu ku bakungu okuva mu UNICEF ne Privante Sector Foundation Uganda ne Minisita Nakiwala Kiyingi nga baakamala okuteesa ku by’ensimbi ezinaawolwa abavubuka.

MINISITA w’Abavubuka n’Abaana, Florence Nakiwala Kiyingi agumizza abavubuka mu ggwanga abagenda okuwolwa ensimbi za Gavumenti ez’okwekulaakulanya obuwumbi 80 nti bajja kuziganyulwamu kubanga tajja kukkiriza bafere kuzibba.

“Ku luno minisitule yange ng’eri wamu n’ekitongole ky’amawanga amagatte ekya UNICEF ne Private Sector Foundation Uganda tugenda kulaba nga buli muvubuka afuna ku ssente zino amala kusomesebwa.

Twagala bavubuka abatasussa myaka 30,” Nakiwala bwe yagambye.

Yabadde mu lukiiko n’abakungu ba UNICEF abaakulembeddwaamu akulira ebyempuliziganya Jaya Murthy n’akulira Private Sector Foundation Uganda Gideon Badagawa mu ofi isi ye mu Kampala ku Lwokuna.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga