TOP
  • Home
  • Agawano
  • Bayodde ekibinja ky'abatigomya Bweyogerere

Bayodde ekibinja ky'abatigomya Bweyogerere

By Musasi wa Bukedde

Added 25th July 2016

POLIISI y’e Bweyogerere eyodde ekibinja ky’ababbi abeeyita Kadokado mu kikwekweto kye yakoze mu kiro ky’Olwokuna.

Yo 703x422

Ba kadokado abaakwatiddwa. Ku ddyo ye Kane.

POLIISI y’e Bweyogerere eyodde ekibinja ky’ababbi abeeyita Kadokado mu kikwekweto kye yakoze mu kiro ky’Olwokuna.

Kuliko Kalim Ssegawa 17, Amos Ssewankambo 18, Michael Ssennono 17, Steven Kane 32 eyeeyita Koloboza, omuvuzi wa takisi era nga y’omu ku babakulira nga bonna b’e Bweyogerere.

Bateega abatambula ekiro ne babakuba n’okubanyagako ebyabwe ne mu bulippagano bw’ebidduka.

Baalonkomye munnaabwe omulala gwe baayise Manke kyokka yadduse. Atwala poliisi y’e Bweyogerere, Gideon Byomuhanji yategeezezza nti bagguddwaako ogw’obubbi ku fayiro SD: 03/16/07/2016.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni ne Kagame...

PULEZIDENTI Museveni ne munne Paul Kagame enkya ku Lwokusatu basuubirwa okuddamu okusisinkana mu Angola mu lukung’aana...

Katolubwamalubaga2 220x290

Honalebo ennuuni eyo tugende nayo...

OMUBAKA wa Lubaga South, Kato Lubwama asimbudde. Ku Lwokutaano yababidde abatuuze b’e Lubaga South ebintu omwabadde...

Sengendo2002web 220x290

Twagala abakazi abateekomomma mu...

Abasajja banoonya abkazi baakuwasa nga tebeekomomma mu kulaga amapenzi, abalungi ate nga baabuulirirwa

Sharonweb 220x290

Banoonya abasajja abateemotyamotya...

Abakazi abanoonya abasajja abateemotyamotya mu laavu.

Prowew 220x290

Proline etutte Matia Lule

Ekifo ekyabadde ekya Shafiq Bisaso ku Proline kitwaliddwa Matia Lule.