TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Buli muntu afuneyo omunaku gw'ayamba - Minisita Muyingo

Buli muntu afuneyo omunaku gw'ayamba - Minisita Muyingo

By Musasi wa Bukedde

Added 25th July 2016

MINISITA avunaanyizibwa ku byenjigiriza ebyawaggulu era omubaka wa Bamunaanika mu Palamenti, Dr. JC Muyingo asabye abazadde okufaayo okusomesa abaana baabwe n’okubassaamu empisa basobole okwaηηanga ensi ejjudde okusoomoozebwa.

Yaba 703x422

Dr. Muyingo ng’akwasa omu ku bakadde ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo e Ssekamuli ku Ssande.

MINISITA avunaanyizibwa ku byenjigiriza ebyawaggulu era omubaka wa Bamunaanika mu Palamenti, Dr. JC Muyingo asabye abazadde okufaayo okusomesa abaana baabwe n’okubassaamu empisa basobole okwaηηanga ensi ejjudde okusoomoozebwa.

Yasinzidde Ssekamuli mu ggombolola y’e Bamunaanika e Luweero ng’atongoza ekibiina kya Muyingo Charity Foundation ekiyamba abanaku n’asaba buli Munnayuganda okubaako ky’akolera abali mu bwetaavu.

Yakubirizza abantu okulima ate n’abavubuka bettanire ettendekero ly’ebyemikono Gavumenti ly’eneetera okumaliriza e Mulajje.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga