TOP
  • Home
  • Agawano
  • Olusirika lwa baminisita n'abawandiisi baabwe lutandise e Kyankwanzi

Olusirika lwa baminisita n'abawandiisi baabwe lutandise e Kyankwanzi

By Barnabas Yiga

Added 26th July 2016

OLUSIRIKA lwa Baminisita, abali ku kakiiko ka NRM akafuzi aka CEC, n’Abawandiisi Abakulu (ab’enkalakkalira) mu minisitule ez’enjawulo mu Gavumenti lutandise e Kyankwanzi ku ttendekero ly’eggwanga ery’ebyobufuzi.

Twala 703x422

Baminista; Kahinda Otafire ne Abdul Nadduli nga banywa ka caai e Kyankwanzi mu lusirika

OLUSIRIKA lwa Baminisita, abali ku kakiiko ka NRM akafuzi aka CEC, n’Abawandiisi Abakulu (ab’enkalakkalira) mu minisitule ez’enjawulo mu Gavumenti lutandise e Kyankwanzi ku ttendekero ly’eggwanga ery’ebyobufuzi.

Omusomo guno, ogutegekeddwa eggwandiikiro ly’ekitebe kya NRM ne ofiisi ya Katikkiro wa Uganda, gugenda okumala wiiki nnamba nga guli ku mulamwa gwa ‘Okulongoosa empeereza y’emirimu n’okutondawo emirimu nga Kabineti ekolera wamu okutumbula enteekateeka y’okukulaakulanya eggwanga’ (Sustaining steady progress: Cabinet cohesion, efficiency and effectiveness for enhanced service delivery and job creation).

Pulezidenti Yoweri Museveni era ssentebe wa NRM, y’agenda okubeera omwogezi/omusomesa omukulu mu lusirika luno. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni ne Kagame...

PULEZIDENTI Museveni ne munne Paul Kagame enkya ku Lwokusatu basuubirwa okuddamu okusisinkana mu Angola mu lukung’aana...

Katolubwamalubaga2 220x290

Honalebo ennuuni eyo tugende nayo...

OMUBAKA wa Lubaga South, Kato Lubwama asimbudde. Ku Lwokutaano yababidde abatuuze b’e Lubaga South ebintu omwabadde...

Sengendo2002web 220x290

Twagala abakazi abateekomomma mu...

Abasajja banoonya abkazi baakuwasa nga tebeekomomma mu kulaga amapenzi, abalungi ate nga baabuulirirwa

Sharonweb 220x290

Banoonya abasajja abateemotyamotya...

Abakazi abanoonya abasajja abateemotyamotya mu laavu.

Prowew 220x290

Proline etutte Matia Lule

Ekifo ekyabadde ekya Shafiq Bisaso ku Proline kitwaliddwa Matia Lule.