TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBINTU 7 BY’OTOSAANYE KUSUBWA

BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBINTU 7 BY’OTOSAANYE KUSUBWA

By Musasi wa Bukedde

Added 26th July 2016

Pulezidenti Museveni afuumudde Abachina mu buduuka, Poliisi esonze ku bali emabega w’obubbi bwa mmotoka obuzzeemu okusitula enkundi mu Kampala n’ebitundu ebirala, Dr. Kiiza Besigye alabirizza poliisi n’ayingira mu katale k’e Nakasero ne kacankalana.

Ala 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBINTU 5 BY’OTOSAANYE KUSUBWA

  1. MUSEVENI AGOBYE ABACHINA N’ABAYINDI MU MADUUKA
  2. Poliisi esonze ku bali emabega w’obubbi bwa mmotoka obuzzeemu okusitula enkundi mu Kampala n’ebitundu ebirala.
  3. Dr. Kiiza Besigye alabirizza poliisi n’ayingira mu katale k’e Nakasero ne kacankalana. 
  4. Yiiya ssente: Akusomesa engeri ennyangu gy’okola ssabbuuni anaaza enviiri. Byonna mu Bukedde w’Olwokusatu.
  5. Mu Ono ye Kampala: Tukulaze ebintu bitaano kw’olabira takisi y’ababbi abeeyongedde mu Kampala n’engeri gy’oyinza okubetakkuluzaako.
  6. BALIRAANWA BA KABAKA BOOGEDDE BW’ABAYISA
  7. Mu Ebyemizannyo: Abatendesi ba Villa abaakalondebwa batabuse n’akulira emirimu bw’abalangidde obutamanya bukodyo.

Ebisingawo goberera e Paper; https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mpolo9webusebig 220x290

Bakatikkiro b'ebika bafunye essuubi...

Ssaabawolereza wa Mmengo, Christopher Bwanika yasabye ebika okuwandiisa enkiiko z'abayima era balambike bulungi...

Renah1 220x290

Renah Nalumansi azaalidde maneja...

Omuyimbi Renah Nalumansi azaalidde Justin Bas omusika ne yeewaana "sikyali mu kiraasi ya ba laavu nigga"

Tegula 220x290

Mutabani, buno bwe butaka bwaffe...

MUTABANI wa Bobi Wine akuze. Era nga taata ow’obuvunaanyizibwa, Bobi Wine takyaleka mutabani we waka.

Fun 220x290

Nakakande yeeriisa nkuuli mu Miss...

NNALULUNGI wa Uganda, Oliver Nakakande (owookubiri ku ddyo) ayongedde okutangaaza emikisa gye okuvuganya mu mpaka...

Kubayo 220x290

Eddy Kenzo Guma newange bibuuza...

ABAYIMBI Jose Chameleone ne Eddy Kenzo baabaddeko mu kivvulu kya Wizkid e Lugogo. Baalabiddwaako nga beesika mu...