TOP
  • Home
  • Agawano
  • Omuyizi agumbye ku poliisi n'assa akazito ku baserikale:'Muyimbule muganzi wange'

Omuyizi agumbye ku poliisi n'assa akazito ku baserikale:'Muyimbule muganzi wange'

By Musasi wa Bukedde

Added 5th August 2016

OMUYIZI mu Jinja SS agumbye ku poliisi ng’ayagala eyimbule muganzi we eyaggaliddwa ng’alangibwa okumusobyako nga tanneetuuka!

Yimbula 703x422

Omuwala ng'agumbye ku Poliisi e Iganga. EBIF: IVAN WAKABI

OMUYIZI mu Jinja SS agumbye ku poliisi ng’ayagala eyimbule muganzi we eyaggaliddwa ng’alangibwa okumusobyako nga tanneetuuka!

Omuwala ono muyizi ku Jinja SS era kitaawe akola gwa busuubuzi mu Walugogo ‘estate zone’ mu kibuga Iganga.

Okugumba ku Poliisi kyaddiridde kitaawe okuloopa Bumal Isiko, naye omuyizi mu ttendekero lya Pioneer Technical institute e Iganga okumusobyako nga tanneetuuka n’akwatibwa.

Wabula omuwala takkiriziganya na kitaawe ku myaka gye ng’agamba nti ye aweza emyaka 19.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab12 220x290

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e...

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e Mityna kuzzeemu kigoye wezinge

Gwe1 220x290

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo...

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo omwana we ew'omusamize bamusadaake

Nkumba2jpgweb 220x290

Abadde ayingira mu ofiisi z'ebizimba...

Allan Nkumba omutuuze w'e Kabowa mu Sserwadda zooni ye yakwatiddwa poliisi ya CPS ku Lwokusatu oluvannyuma lw’okugenda...

Sjpgweb 220x290

Eyanfunira omulimu mufiirako

Nze Innocent Katusiime 29, mbeera Nakawa. Buli lwe ndowooza ku ngeri gye nnasisinkanamu maama w’omwana wange essuubi...

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe