TOP
  • Home
  • Busoga
  • Bannayuganda ababeera e Sausi beebugira mpaka za misono na kuyimba

Bannayuganda ababeera e Sausi beebugira mpaka za misono na kuyimba

By Glorias Musiime

Added 8th August 2016

BANNAYUGANDA ababeera e South Africa ne wano bali mu keetalo okwetegekera empaka z’okunoonya abawanguzi ab’enjawulo omuli; okwambala, okuyimba, obwannalulungi n’endala nyingi.

Pata 703x422

Cham Shakib

BANNAYUGANDA ababeera e South Africa ne wano bali mu keetalo okwetegekera empaka z’okunoonya abawanguzi ab’enjawulo omuli;  okwambala, okuyimba, obwannalulungi n’endala nyingi.

Cham Shakib ng’ono abeera Sausi, eyakazibwako erya ‘omugagga omuto’ y’akyasinze okuwangula empaka z’obwasserulungi bwa Starqt era y’atunuuliddwa okweddiza engule eno.

Empaka zino zitegekeddwa Stella Nankya, nnannyini kibiina kya Starqt ng’ono yavuganyaako ku bwannalulungi bwa Uganda nga kati abeera Sausi era guno gugenda kuba mulundi gwakusatu nga zitegekebwa

Empaka zaakubaawo nga 10 September 2016 mu kifo kya Bedford view hall e South Africa.

Nyanzi, kafulu mu byemisono agamba nti ekigendererwa kye, kya kukuηη aanya abantu ab’enjawulo okugatta obwongo,  n’okulaba nga buli omu atuukiriza ebigendererwa bye.

Ku mukolo guno, omuyimbi Desire Luzinda y’agenda okusuubirwa Bannayuganda ng’omuyimbi w’olunaku.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasibante2 220x290

Omubaka Kasibante atereezezza obufumbo...

MOSES Kasibante omubaka wa Lubaga North atereezezza amaka, bw’ayanjuddwa mu kitiibwa ku mukolo ogwetabiddwaako...

Jmcweb 220x290

Kyetume ekutudde JMC Hippos

Kyetume evudde emabega n'ewangula JMC Hippos mu Big League mu ddakiika ezisembayo

Afcon16 220x290

Olugendo lwa Uganda Cranes okugenda...

Olugendo lwa Uganda Cranes okugenda mu AFCON2018 e Cameroon.

2016manuvbournemouthbailly 220x290

AC Milan ayingidde olwokaano lw'okugula...

Bailly yava mu Vallrreal eya Spain okwegatta ku ManU.

Wab1 220x290

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa...

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa obuggya mu baana