TOP
  • Home
  • Agawano
  • BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd September 2016

Abayimbi ba Golden Band batabuse ekiwalirizza Dr. Hilderman okudduka mu bbandi. Omuwala abadde yaakamaliriza yunivasite abadde muganzi we amuyiiridde asidi n’afa.

Jua1 703x422

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE
 
 
Abayimbi ba Golden Band batabuse ekiwalirizza Dr. Hilderman okudduka mu bbandi.
 
Omuwala abadde yaakamaliriza yunivasite abadde muganzi we amuyiiridde asidi n’afa.
 
Abaali ababbi ab’olulango 30 bayingidde poliisi ne balaga bye babawadde okukola. Byonna mu Bukedde w’Olwomukaaga.
 
Mu Tambula n’omulembe: Tukulaze engeri gy’ozimbya ebbeere ettono n’erigudde ne lirabika nga ddene.
 
Mu Byemizannyo: Obukadde 800 bwe bwolekedde okuweebwa aba Cranes singa bawangula Comoros.

Ebisingawo :


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.