TOP
  • Home
  • Agawano
  • Omuvubuka yeesudde okuva mu mwaliiro gw'omusanvu ku Mabiriizi Complex n'agwa wansi

Omuvubuka yeesudde okuva mu mwaliiro gw'omusanvu ku Mabiriizi Complex n'agwa wansi

By George Bukenya

Added 3rd September 2016

ABASUUBUZI abakolera ku kizimbe kya Mabirizi Complex ekisangibwa ku Kampala Road baguddemu ekikangabwa omuvubuka ateeberezebwa okuba mu myaka 25, atannategeerekeka mannya bwe yeesudde mu luguudo okuva ku mwaliiro ogw'omusanvu n'agwa n'atwalibwa mu ddwaaliro ng'ataawa.

Mabirizi1 703x422

Omuvubuka ng'agudde wansi oluvannyuma lw'okuva ku mwaliiro gw'omusanvu ku MABIRIIZI COMPLEX

ABASUUBUZI abakolera ku kizimbe kya Mabirizi Complex ekisangibwa ku Kampala Road baguddemu ekikangabwa omuvubuka ateeberezebwa okuba mu myaka 25, atannategeerekeka mannya bwe yeesudde mu luguudo okuva ku mwaliiro ogw'omusanvu n'agwa n'atwalibwa mu ddwaaliro ng'ataawa.

Abudalah Ssentamu omu ku bakoleera ku kizimbe kino era abaddewo ng'omuvubuka ono yeesuula agambye nti yasoose kwegezaamu okumala eddakiika 10 abantu nga bwe bamuyita aveeyo kyokka n'agaana era ekiddiridde kwesuula. 

Bwe yeesudde asoose kuggunda ku mmotoka ebadde mu paakingi olw'amaanyi amangi n'agwa mu luguudo.

Poliisi ya CPS ezze n'emuyoolawo n'emuddusa mu ddwaaliro e Mulago ng'asigaddeko kikuba mukono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Unity 220x290

Bakutte agambibwa okukuba Imaam...

POLIISI ekutte omusajja agambibwa okukuba Imaam w’e Iwemba, Bugiri Sheikh Masuudi Mutumba amasasi agaamusse n’atwala...

59148f0c79e3455bb2de95a2f1b5a89d 220x290

Ogwa Bajjo okunyiiza Museveni gugobeddwa...

Omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road Stella Amabirisi agobye omusango ogubadde guvunaanwa omutegesi w'ebivvulu Andrew...

Top33 220x290

Aba FMU batongozza ez'oku ssande...

Aba FMU batongozza ez'oku ssande

Babe 220x290

Eyannimba okuba omuserikale anneefuulidde....

Nsobeddwa oluvannyuma lw’omusajja eyannimba nti muserikale wa tulafiki ku poliisi y’e Kanyanya okunfunyisa olubuto...

Funa 220x290

Mayinja ayogedde ku by'okufuna...

Mayinja bwe yatuukiriddwa yasoose kusambajja bimwogerwako nti yafuna ssente okulwanyisa People Power era n’ategeeza...