TOP

Eyali Kyabazinga wa Busoga afudde

By Musasi wa Bukedde

Added 11th September 2016

EYALI Kyabazinga wa Busoga, Omulangira David Kawunhe Muluya Wakholi afudde.

Saba 703x422

Omugenzi David Kawunhe.

EYALI Kyabazinga wa Busoga, Omulangira David Kawunhe Muluya Wakholi afudde.

Yafudde ku ssaawa 7:00 ez’emisana bwe yabadde yaakatuusibwa mu ddwaaliro lya First Lane Medical Centre.

Kawunhe abadde atawaanyizibwa obulwadde bwa Ssukaali ne Puleesa.

Oluvannyuma omulambo gwe gwatwaliddwa mu ddwaaliro e Mulago okuzuula ekyamusse nga n’entegeka z’okuziika bwe zigenda mu maaso.

Okufa kwe we kujjidde, nga William Wilberforce Nadiope 1V, ategeka okujaguza emyaka 2, bukya alya obwa Kyabazinga bwa Busoga ng’emikolo gyakubeera mu ssaza ly’e Bukholi mu Bugiri.

Wabula emikolo gino, gibadde gifunye okusoomoozebwa okuva eri Omulangira Daudi Kibubuka Wakholi, (agamba nti ye mulangira w’e Bukholi omutuufu).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...