TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuvubuka bamuvumbagidde ne bamulaawa ku mpaka mu Kisenyi

Omuvubuka bamuvumbagidde ne bamulaawa ku mpaka mu Kisenyi

By Musasi wa Bukedde

Added 16th September 2016

ABAVUBUKA bavumbagidde omusajja mu Kisenyi ne bamulaawa. Poliisi emusanze ataawa n’emutwala mu ddwaaliro e Mulago.

Foiextract2014100287593fbmriv0242 703x422

ABAVUBUKA bavumbagidde omusajja mu Kisenyi ne bamulaawa. Poliisi emusanze ataawa n’emutwala mu ddwaaliro e Mulago.

Semujju Wasswa 22, omutuuze okumpi ne Social Centre e Mengo Kisenyi yagambye nti yabadde atambula, abavubuka ne bamuvumbagira ne bamutwala mu kaabuyonjo emu gye baamusaliddemu ‘entula’ zombi ku ssaawa 9:00 ez’emisana ku Lwokusatu.

Semujju agamba nti akola gwa kusaanuusa byuma mu Kisenyi. Yagambye nti yakubye enduulu nga tewali ayamba.

Ofiisa wa poliisi Egwapit eyatutte Semujju e Mulago, yagambye nti nti tebannazuula baakikoze naye banoonyezebwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wab1 220x290

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa...

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa obuggya mu baana

Mal1 220x290

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza...

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza emyaka 90

Kad1 220x290

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu...

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

Ken1 220x290

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa...

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa ku bukulembeze mu bunnambiro!

Seb2 220x290

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya...

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya Nebanda