TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Maama ayokyezza muwala we engalo lwa kubba 500/-

Maama ayokyezza muwala we engalo lwa kubba 500/-

By Musasi wa Bukedde

Added 26th September 2016

POLIISI y’e Luuka ekutte Faridah Namwase, 35, lwa kwokya mwana we, Catherine Lwagonza (ow’emyaka etaano) ng’amulanga kubba nnusu 500.

United 703x422

Lwagonza ng’alaga emikono egijjanjabibwa. Ku ddyo ye nnyina Namwase.

BYA TONNY TUMBYA

POLIISI y’e Luuka ekutte Faridah Namwase, 35, lwa kwokya mwana we, Catherine Lwagonza (ow’emyaka etaano) ng’amulanga kubba nnusu 500.

Okukwatibwa, kyaddiridde ssentebe w’ekyalo Buwama mu ggombolola y’e Bukanga mu disitulikiti y’e Luuka, Charles Kalulu, okutemya ku Poliisi bwe yasanze omwana mu mbeera embi.

Akulira ebikwekweto, Samuel Obongo, yasitukiddemu omwana ne bamutwala mu ddwaaliro e Kiyunga okufuna obujjanjabi ate Namwase n’aggalirwa nga bw’alinze okugasimbagana n’omulamuzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Wali muyigiriza ow'ekisa

Wali muyigiriza ow'ekisa

Lip2 220x290

Okufa kwa Namirimu kwatufumise...

Okufa kwa Namirimu kwatufumise nga ffumu

Tip2 220x290

Bannange nze siri mulogo ebyawongo...

Bannange nze siri mulogo ebyawongo bye bintawaanya

Kid2 220x290

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga...

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga bijanjaalo

Got2 220x290

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale...

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale bali ku bunkenke