TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab'e Iganga balemeddwa okuyingira amagye lwa myaka

Ab'e Iganga balemeddwa okuyingira amagye lwa myaka

By Musasi wa Bukedde

Added 17th October 2016

EMYAKA giremesezza ab’e Iganga okuyingira amagye ga UPDF bwe bayise abaatuula S.4 wakati wa 2014 ne 2015 nga bali wansi wa myaka 25, mujjiddemu abasussa emyaka egy’etaagibwa.

Magye0 703x422

Bya IVAN WAKIBI

EMYAKA giremesezza ab’e Iganga okuyingira amagye ga UPDF  bwe bayise abaatuula S.4 wakati wa 2014 ne 2015 nga bali wansi wa myaka 25, mujjiddemu abasussa emyaka egy’etaagibwa.

 no yazirese ne bamutwala okufuna obujjanjabi nga biwalattaka Ono yazirese ne bamutwala okufuna obujjanjabi nga biwalattaka!

Bano tebakomye ku myaka wabula n’okulemwa okukwata obudde kiremesezza abamu tebabaganyizza wadde okuyingira mu nnyiriri okusunsulwa.

 Abamu ku bazze okwewandiisa okuyingira amagye nga beekebejjebwa

Col. Fred Ruganda Akiiki akuliddemu enteekateeka y’omuwandiika ategeezezza nti babadde betaaga abantu 95 okuva mu disitulikiti nnya naye omuwendo gubasukkireddeko. Iganga 34, Bugiri 26, Namutumba 18 ne Luuka 17.

  bamu ku bazze okwewandiisa okuyingira amagye nga beekebejjebwa Abamu ku bazze okwewandiisa okuyingira amagye nga beekebejjebwa

 

Agambye nti olw’obwetaavu abantu bwe balina waliwo amuwadde empapula nga kuliko 10,000/- ng’eguzi wabula amusonyiye olw’obwetaavu bw’abadde nabwo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko

Hop2 220x290

Abayizi boogedde eyabookezza

Abayizi boogedde eyabookezza

Bah3 220x290

Don Bahat akomyewo ku maapu.

Don Bahat awangudde engule mu mpaka za baseerebu e South Africa ne yewaana “abangoba bakongojja…”