TOP

Ab'e Kyebando balumirizza Poliisi okuba n'olugambo

By Musasi wa Bukedde

Added 25th October 2016

AB’E Kyebando Kisalosalo balangidde aba Poliisi okubeera n’emimwa gy’oluwewere, bwe bagiroopera abamenyi b’amateeka ng’ate ebalonkoomayo eri abaloopeddwa.

Lukiiko1 703x422

DPC, Philbert Waibi ng'ayogera mu lukiiko lw'ekyalo olwebyokwerinda e Bukoto. EKIF: HENRY KASOMOKO

BYA HENRY KASOMOKO

AB’E Kyebando Kisalosalo balangidde aba Poliisi okubeera n’emimwa gy’oluwewere, bwe bagiroopera abamenyi b’amateeka ng’ate ebalonkoomayo eri abaloopeddwa.

Baakangudde ku maloboozi mu lukiiko lw’ekyalo ne bategeeza DPC wa Kira Road, Philbert Waibi ebintu ebibaluma.

Micheal Mutyaba yagambye nti azze akolagana n’abaserikale ku poliisi y’e Kyebando kyokka bategeeza ababbi by’abeera babuulidde n’olumu baali bamutusaako obulabe.

Waibi oluvannyuma yasabye  abatuuze bawandika  ku  bupapula amannya  g’abamenyi b’amateeka basobole  okubakwata.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...