TOP

Poliisi ya Kira Road eyodde 44 mu kikwekweto

By Musasi wa Bukedde

Added 27th October 2016

POLIISI ekoze ekikwekweto n’eyoola abakazi n’abasajja beesanze mu bbaala ez’enjawulo e Ntinda , Kisaasi Kamwokya , Kyebando , Bukoto.

Kikwekweto2 703x422

Abamu ku bakwatiddwa mu kikwekweto ekyakoleddwa poliisi ya Kira Road nga batwalibwa mu kkooti.

POLIISI ekoze ekikwekweto n’eyoola abakazi n’abasajja beesanze mu bbaala ez’enjawulo e Ntinda , Kisaasi, Kamwokya , Kyebando  , Bukoto.

Ekikwekweto kikuliddwa akulira  poliisi  ya Kira Road, SP Philbert Waibi ne bayoola abantu 44 be bateeberezza okubeera abamenyi b’amateeka.

Waibi agambye nti bagenda kubasunsulamu bakakase abakyamu babatwale mu kkooti bavunaanibwe.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...