TOP

Abasawo beediimye lwa kuggalwa kwa Makerere

By Deborah Nanfuka

Added 7th November 2016

Okuggalawo ettendekero ly'abayizi be Makerere kikosezza abasawo e Mulago oluvannyuma lw'ababadde babayambako okugaana okukwata ku mulwadde okutuusa ng'etendekero liguddwawo.

Mulagohospital 703x422

Eddwaliro ly'e Mulago

Bya Deborah Nanfuka  

Ababadde basoma obusawo 300 bagaanyi okukwata ku mulwadde yenna lwa kuggalawo ttendekero lya Makerere Yunivasite        

Okuggalawo ettendekero ly'abayizi be Makerere kikosezza abasawo e Mulago oluvannyuma lw'ababadde babayambako okugaana okukwata ku mulwadde okutuusa ng'etendekero liguddwawo.

Omwogezi we ddwaaliro lino Enock kusasira ategeezezza nti abasawo 300 be babavudemu nga bano babadde bayambako eddwaaliro lya Kiruddu, Kawempe ne Naggulu  era mu kintu kino Naggulu eyimiriddewo ku basawo okuva e Makerere era be bayambako okusomesa abayizi bano.

“Gavumenti ekyagenda mu maaso ne nteseganya okulaba nti eby’obulamu tebikosebwa “ Enock Kusasira bwe yategeezezza. Dr. Solomon Kyazze  akulira abayizi bano ategeezezza nti abayizi tebasobola kukola  nga Makerere yunivasite teliiko  nagamba nti betaaga ebikozesebwa ebya yunivasite  nga bikola olw’okwongera okutegeera.

Abayizi era betaaga ekiwandiiko okuva e Makerere mu (MUASA)  nga abasomesa abalondoola bye basomye era ne ba pulofeesa bonna nga webali. ends.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Gavumenti efulumizza ebiragiro...

Gavumenti efulumizza ebiragiro ebipya ng'emizannyo gizzeemu

Kat1 220x290

‘Teri kukyusa’

‘Teri kukyusa’

Tip1 220x290

Admin FC eyagala Big League

Admin FC eyagala Big League

Byekwaso 220x290

Byekwaso w'emifumbi ateekateeka...

KAFULU wa Uganda mu muzannyo gw’okusiba emifumbi ali mu keetalo nga yeetegekera okugattibwa mu bufumbo obutukuvu...

Tip1 220x290

Omusajja anzigyako abaana

Omusajja anzigyako abaana