TOP
  • Home
  • Busoga
  • Ab'e Kamuli bakukkulumudde Abachina abayasa amayinja

Ab'e Kamuli bakukkulumudde Abachina abayasa amayinja

By Musasi wa Bukedde

Added 8th November 2016

Abatuuze ab’aliraanye ejjinja ly’e Kananage mu munisipali y’e Kamuli bakukkulumidde Abachaina olw’okubasengula okuva ku bibanja ne mu mayumba gaabwe nga tebabaliyiridde, wakati mu kubajerega nga babawa bwe baayise obusentessente.

Stone 703x422

Ejjinja ly'e Kananage Abachina lye bayasa

Bya TOM GWEBAYANGA  

Abatuuze ab’aliraanye ejjinja ly’e Kananage mu munisipali y’e Kamuli bakukkulumidde Abachaina olw’okubasengula okuva ku bibanja  ne mu mayumba gaabwe nga tebabaliyiridde, wakati mu kubajerega  nga babawa bwe baayise obusentessente.  

B’agambye nti  okuva ekiwandiiko lwe kyaafuluma nga kibalagira baveewo kampuni etandike okwasa ejjinja ng’ekozesa “bbaluti,” Abachina babalabizza ennaku nga babasengula mu mayumba gaabwe  era b’ekookola engeri embi gye bakozesa okubaliyirira nti erimu amancoolo  mangi.  

B’ekozeemu ekibina ne batuuza olukiiko  nga baagala ab’obuyinza babataase ku Bachina ababafuukidde bbo ky bayise olukookobe.  

Abalunda ebisolo ng’ente, embuzi n’embizzi b’ebuuza gye banaabizza , oba CCCC ejja kubazimbira ebisibo  by’azo n’okubiriisa oba nedda.    

Aba Chinese Contractors & Construction Cooperation (CICO) be b’aweebwa ttenda y’okussa kolaasi ekiromita 15.78 mu kibuga ky’e Kamuli.  Polojekiti Pulezidenti Museveni  gyeyatongozza gyebuvvuddeko.  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...