TOP

Ababadde bagyaganya olwa Trump bakwatiddwa

By Hannington Nkalubo

Added 11th November 2016

ABAVUBUKA ba DP ababadde bategeka okukola akabaga bagyaganye olwa pulezidenti wa America Donald Trump eyawagulidde waggulu basibidde mu kkomera poliisi bwebayodde bonna n’ebaggalira.

Bakwate 703x422

Abamu ku bavubuika abakwatiddwa. Wao baabadde bava mu lukungaana lw'abannamawulire.

BYA HANNINGTON NKALUBO

ABAVUBUKA ba DP ababadde bategeka okukola akabaga bagyaganye olwa pulezidenti wa America Donald Trump eyawagulidde waggulu basibidde mu kkomera poliisi bwebayodde bonna n’ebaggalira.

Abakwatiddwa kuliko Moses Bigirwa , Harunah Nsibuka, Isack Maddo, Hakim Kizza, n’abalala bana abatanamanyika.

Baakwatiddwa nga bagezaako okutegeka okugyaganya kwa Trump kuwangula.

Abamu ku bavubuka bano baludde nga bawagira Trump era baakola n’ekibiina kyebaayita Revolutionary Command Council  ne batwaala ekiwandiiko ku kitebe kya America mu Uganda nga kirimu ebintu bye basaba Trump abayambe.

Muno mulimu abakulembeze ba Africa abalemedde mu buyinza, Demokulase ow’ekimemmette ,abantu abakomezaawo obuddu mu nsi ate ne bbula ly’emirimu mu mawanga ga Africa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bg5 220x290

Omwoleso gwa 'Bride and Grom' 2018...

Omwoleso gwa 'Bride and Grom' 2018 gugguddwaawo e Lugogo: Gwakumala ennaku 3

Laba 220x290

Bp. Ssekamaanya akuutidde ab’e...

OMUSUMBA Mathias Ssekamaanya ayimbye Mmisa e Bungereza n’akuutira Bannayuganda ababeerayo okunyweza obumu.

Ltd 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE ...

Bazudde ebipya ku kuttibwa kwa Andrew Felix Kaweesi ebiwuniikiriza. Mulimu ebikyuse mu nnaku 100 Ochola z’amaze...

Whatsappimage20180622at25800pm 220x290

Balaze emibiri mu mwoleso gwa Bride...

Ebyana biwala biraze emibiri ku mukolo gw'okuggulawo omwoleso gwa Bride and Groom ogutegekeddwa Vision Group ku...

Lindwa 220x290

Mulindwa bamuloopedde abazannyi...

VIPERS olwawangudde ekikopo kya Azam Uganda Premier League, abamu ku bazannyi baayo ne bateekawo obukwakkulizo...