TOP

Poliisi eyokyezza emmundu enkadde

By Herbert Musoke

Added 21st November 2016

POLIISI ya Uganda ng'eyita mu kitongole kivunaanyizibwa ku by'okulwanyisa ebitono mu minisitule y'ensonga z'omunda eyokezza emundu 6426 mu kaweefube w'okumalawo emmundu mu bantu naddala ezitali mu mateeka.

Guns9 703x422

Aba Poliisi nga bakoleeza emmundu

 Bya HERBERT MUSOKE

POLIISI ya Uganda ng'eyita mu kitongole kivunaanyizibwa ku by'okulwanyisa ebitono mu minisitule y'ensonga z'omunda eyokezza emundu 6426 mu kaweefube w'okumalawo emmundu mu bantu naddala ezitali mu mateeka.

 

Omukolo guno gukulembeddwamu minisita omubeezi ow'ensonga z'omunda Mario Obiga Kania agambye nti kino kikoleddwa okulaga n'okukakasa bannayuganda nti gavumenti ekola kyonna okukakasa nti basigala nga balina obukuumi obumala.

 

Omukwanaganya w'ekitongole kya National Focal Point for Small Arms and Light Weapons ekivunaanyizibwa ku by'okulwanyisa ebitono CP Okello Markmot agambye nti emundu zino zikunganyiziddwa okumala emyaka ena nga zigiddwa mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo ng'ezimu zibadde zikaddiyidde mu materekero ga poliisi, ezigiddwa ku bayeekera n'ezikwatibwa n'abamenyi b'amateeka era nga emmundu ekika kya AK47 zeezisinze obungi nga zibadde 3755.

 

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.