TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuyimbi Ykee Bender "farmer" Yeetondedde ennimiro ye Sheebah Karungi.

Omuyimbi Ykee Bender "farmer" Yeetondedde ennimiro ye Sheebah Karungi.

By Musasi wa Bukedde

Added 7th December 2016

Omuyimbi Ykee Bender "farmer" Yeetondedde ennimiro ye Sheebah Karungi.

She1 703x422

Sheebah Karungi ne Ykee Bender mu luyimba lwa Farmer

OMUYIMBI Ykee Bender (Farmer) yeetondedde ennimiro ye (Sheebah Karungi) olw'obutasobola kubeerawo mu kivvulu kye ekyabaddewo ku Ssande ku Freedom City.

Omu ku bamaneja ba Sheebah ayogeddeko ne Bukedde nti ekya Ykee Bender obutabaawo mu kivvulu baabadde bakimanyi bulungi era nga ne Sheebah akimanyi.

"Ykee Bender yabadde alina ekivvulu kye ku bizinga era yatutegeeza bukyali wabula engeri abawagizi gye baabadde bamusuubira n'atajja Sheebah yabadde alina okunnyonnyola abawagizi baabwe abanyumirwa ennimiro ne Farmer naye nga tewali buzibu bwonna wakati w'abayimbi bano"Maneja Diriisa bw'atutegeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...