TOP

Palamenti yaakulondoola ensimbi za Gavumenti

By Muwanga Kakooza

Added 16th January 2017

PALAMENTI ekakasizza nti ebyokulondoola ensaasaanya y’ensimbi za gavumenti mu ofiisi ya Ssaababalirizi w’ebitabo bya Gavumenti bikyalemye kyokka erumye n’ogw’engulu okulaba nga kikolebwako mu bwangu.

Ugandaparliament2 703x422

PALAMENTI ekakasizza nti ebyokulondoola ensaasaanya y’ensimbi za gavumenti mu ofiisi ya Ssaababalirizi w’ebitabo bya Gavumenti bikyalemye kyokka erumye n’ogw’engulu okulaba nga kikolebwako mu bwangu.

Ofiisi ya Ssaababalirizi w’ebitabo bya Gavumenti y’erondoola ensaasaanya y’ensimbi mu bitongole bya Gavumenti n’alonkoma abazibba n’okuzikozesa obubi kyokka nga yo ebadde terondoolwa okumala emyaka.

Ekiwandiiko ekyafulumiziddwa Palamenti, yafuna kkampuni z’ababalirizi b’ebitabo satu kyokka temwava kalungi kuba gonsatule gaatandika okuneneng’ana ebitundu ne bitaggwa bulungi.

Emirimu bwe gyalema nga palamenti akakiiko akagaba ttenda za palamenti ne kasazaamu kontulakiti eno era kali mu kuyigga babalirizi ba bitabo bapya okukola omulimu guno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kig13 220x290

Robert Ssekweyama alangiriddwa...

Robert Ssekweyama alangiriddwa ku butendesi bwa Kiraabu ya Doves

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi