TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi erwanaganye ne Habib Buwembo eyatwala Kato Lubwama mu kkooti

Poliisi erwanaganye ne Habib Buwembo eyatwala Kato Lubwama mu kkooti

By Musasi wa Bukedde

Added 14th February 2017

Poliisi erwanaganye ne Habib Buwembo eyatwala Kato Lubwama mu kkooti

Ka1 703x422

Poliiisi ye Nateete ng'ekulubbusa Habib Buwembo

Bya Martin Kizza

HABIB Buwembo eyatwala omubaka wa Lubaga South Kato Lubwama mu kkooti olw'empapula z'obuyigirize alwanaganye ne Poliisi bw'ebadde emutangira okukuba olukung'aana lw'ebyobufuzi olutali mu mateeka.

Habib abadde akubye olukung'aana e Nateete mu mbaawo ng'amatiza abantu kkooti wetuuse ku musango gwa Kato Lubwama wabula Poliisi temuganyiza oluvannyuma lw'okujja n'emuyoola ng'egamba nti olukung'aana lubadde lumenya amateeka

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo