TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omulambo gwa Mayanja Nkangi ssi gwakutwalibwa Bulange

Omulambo gwa Mayanja Nkangi ssi gwakutwalibwa Bulange

By Musasi wa Bukedde

Added 8th March 2017

OKUSINZIIRA ku nnono za Buganda ezitanajjulukuka, omulambo gw’eyali Katikkiro wa Buganda Mayanja Nkangi si gwakutwalibwa Bulange - Mmengo olw'okuba mu kifo kino temugendamu bafu.

Bulange1 703x422

Bulange

Bya Musasi waffe
OKUSINZIIRA ku nnono za Buganda ezitanajjulukuka, omulambo
gw’eyali Katikkiro wa Buganda Mayanja Nkangi si gwakutwalibwa
Bulange - Mmengo olw'okuba mu kifo kino temugendamu bafu.
 
Wabaddewo okusika omuguwa okw’ekimpoowooze wakati wa
famire ya Nkangi ne Mmengo, aba famire bwe babadde baagala okutwala omulambo gw’omuntu waabwe mu Lukiiko lwa Buganda.
 
Kisaliddwaawo nti olw'obukulu n'emirimu gy’akoledde Obwakabaka wabeewo Olukiiko lwa Buganda olw’amangu okusiima emirimu gye ku Lwokuna.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...