TOP

Abawala ababadde babbira mu Kampala balokose

By Ronald Mubiru

Added 16th March 2017

Tracy Nannyanzi akulira abawala bano agamba nti, obubbi babumazeemu emyaka esatu nga babbira mu kibiina kya Sanda Badies.

Balawo1 703x422

Abamu ku bawala ababadde ababbi.

ABAWALA ababadde babbira mu Kampala beenenyezza ne babuvaamu.

Tracy Nannyanzi akulira abawala bano agamba nti, obubbi babumazeemu emyaka esatu nga babbira mu kibiina kya Sanda Badies.

Bino Nannyanzi yabyogeredde Katwe - Kinyoro gy'abeera n'abamu ku bawala bano n'ategeeza nti mwetegefu okulaba nga tebaddamu kussa bntu ku bunkenke.

Nannyanzi yategeezezza nga bwe bali abeetegefu okuyamba ku poliisi okuggyayo bannaabwe abakyali mu bubbi.

DPC we Katwe Frantile Lwamusaayi yategezezza nti basanyukidde abawala bano okuva mu bubbi era agenda kukola ekisoboka okulaba nga bayambibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lum1 220x290

LUMAAMA Francis alabudde abantu...

LUMAAMA Francis alabudde abantu okukomya okwetundako ebinja

Seg1 220x290

Omusibe afiiridde mu kaduukulu...

Omusibe afiiridde mu kaduukulu asattiza Poliisi y'e Namanve

Mus1 220x290

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo...

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo Polisi emunoonya

Kub1 220x290

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde...

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde ekibadde kimubuzizza

Mob1 220x290

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza...

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza ku mulimu lwa kwambala mmini