TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUBIRI ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUNYUMIZIBWA!

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUNYUMIZIBWA!

By Musasi wa Bukedde

Added 20th March 2017

Mbega wa poliisi awadde bwiino ku bakyamu abali mu poliisi okwongera okukakasa ebyayogeddwa Pulezidenti Museveni mu kukungubagira Kaweesi. Nga tuziika Andrew Felix Kaweesi tukuwadde ekipande eky’obwereere ekissiddwa mu Bukedde eky’okutimba.

Pa 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUNYUMIZIBWA!

Nga tuziika Andrew Felix Kaweesi tukuwadde ekipande eky’obwereere ekissiddwa mu Bukedde eky’okutimba.

Mbega wa poliisi awadde bwiino ku bakyamu abali mu poliisi okwongera okukakasa ebyayogeddwa Pulezidenti Museveni mu kukungubagira Kaweesi.

Mulimu ne kalonda yenna eyabadde mu mmisa y’okusabira omwoyo gwa Kaweesi, aba famire gye baateeredde akaka ku basse n’ekiri e Lwengo gy’aziikibwa leero ku Lwokubiri

Ssenga: Akulaga ebivaako abafumbo okufuuka abagenyi mu maka gaabwe.

Bino byonna ku 1,000/- zokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kwata3 220x290

Olukung'aana lwa 'Togikwatako'...

Olukung'aana lwa 'Togikwatako' e Kasubi luggweeredde mu mayinja na masasi

Batle 220x290

Morocco y'egenda okutegeka eza...

AKAKIIKO k’ebigwa bitaraze mu CAF ekibiina ekiddukanya omupiira ku lukalu lwa Africa nga kakubirizibwa ssentebe...

Nuwagaba 220x290

Omuwanika wa Olympics Committee...

Munnabyamizannyo abadde omuwanika mu bitongole by’emizannyo n’amasomero, Godfrey Nuwagaba afudde kibwatukira amakya...

Huda1 220x290

Ggoolokipa bamutomedde ku kisaawe...

GGOOLOKIPA wa Persela, Choirul Huda afiridde ku myaka 38 oluvannyuma lw’okutomeragana ne bazannyi banne ng’ataasa...

Manya 220x290

Ying. alumirizza abajaasi okumusaba...

YINGINIYA mu minisitule y'ebyokwerinda alumirizza abakulira ettendekero ly'amagye okumusaba enguzi asobole okuweebwa...