TOP
  • Home
  • Agebwelu
  • Paapa yeetonze olw'Abakristu abeenyigira mu kittabantu e Rwanda

Paapa yeetonze olw'Abakristu abeenyigira mu kittabantu e Rwanda

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd March 2017

PAAPA Francis yeetondedde ensi olwa Bafaaza n’Abakristu abalala abeenyigira mu kitta bantu e Rwanda mu 1994.

Papa0 703x422

Paul Kagame ne mukazi we nga bali ne Papa Francis

PAAPA Francis yeetondedde ensi olwa Bafaaza n’Abakristu abalala abeenyigira mu kitta bantu e Rwanda mu 1994.

Paapa okwetonda yakukoze ng’asisinkanye pulezidenti wa Rwanda Paul Kagane eyakyadde e Vatican.

 

Agambye nti alina essuubi ng’okwetonda kuno kugenda kwoza ekkonda eribadde ku mitima gy’abantu n’okumalawo obukyayi bwe babadde nabwo eri klezia.

Yasabye ekisonyiwo olw’ebibi n’okusobya okwakolebwa Bannddiini ne Batuuka okubunyisa obukyayi n’obusosoze mu mawanga abantu ne batting’ana.

 

Amawanga aba Tutsi n’aba Hutu battingana mu bukambwe mu lutalo olwafiiramu abantu abawera 800,000.

Abamu ku beenyigira ku kutta baali bakulembeze ku mutendera egy’enjawulo mu klezia, Paapa kyava asaba ekisonyiwo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tembeya 220x290

Walukagga atadde akaka mu luyimba...

Nga yaakamala okugaanibwa okuyimba ku mukolo ogumu e Mpigi gyebuvuddeko, omuyimbi Mathias Walukagga embeera agiyimbyemu...

Tin1 220x290

Pressure esse abafamire babiri...

Pressure esse abafamire babiri omulundi gumu

Harvest 220x290

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito...

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito n'alekulira

Abetz 220x290

Abtex totya abasajja tubalina -...

POLIISI yagaana Bobi Wine okuddamu okulinnya ku siteegi. Bino byagenda okubaawo ng’abategesi b’ebivvulu, Abbey...

Kenzo 220x290

Aziz wangoba kati oyagala nkusiime...

OMUYIMBI Eddy Kenzo addizza Aziz Azion omuliro olw’okumulangira nga bwe yamuyamba n’atamusiima n’agamba nti Aziz...