TOP

Aba ddigi bawera kweraga lyanyi

By Musasi wa Bukedde

Added 9th May 2017

KU Ssande e Busiika, abavuzi ba ddigi lwe baddamu okuttunka nga balwanira obubonero ku engule z’eggwanga ez’enjawulo.

Laga 703x422

Aba ddigi nga babiisanya. EKIF: NICKOLAS KALYANGO

Abavuzi ab’enjawulo omuli; Maxi Van Pee, Ben Nsumba, Fortune Ssentamu n’abalala bawera kulwana kufuna bubonero bu basigaza n’okubatwala ku ntikko.

“Ndeese ddigi empya kulwanyisa Nsumba ayagala okuntwalako engule mu mutendera ogw’okusatu (Mx85cc),” Ssentamu bw'ategeezezza leero e Lugogo ng’empaka zitongozebwa.

Ssentamu avuganya ne Nsumba ku ngule ya MX85. Wadde nga Ssentamu y'alina engule y'omwaka oguwedde (2016), omwaka guno Nsumba y'akulembedde n’obubonero 120. 

Abavuzi baakukozesa empaka zino okulwanira ennamba ku ttiimu eneekiikirira Uganda mu mpaka za Afrika ezinaabeerawo mu August 2017.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Afandelameckkigozingannyonyola 220x290

Poliisi yeegaanyi okukwata abakuba...

Poliisi yeegaanyi okukwata abakuba eza Bobi Wine

Yiga 220x290

Ebiwalirizza Paasita Yiga okuddukira...

PAASITA Yiga Mbizzaayo nga tannasitula kugenda South Afrika, yasoose kutunda makaage agali e Mmengo era gwe yagaguzizza...

Waaka 220x290

Embwa 10 ziridde omwana emisana...

EKIKANGABWA kibuutikidde abatuuze b’e Kyengera mu zooni ya Mugongo ‘B’ ekisangibwa mu Wakiso, embwa bwe zikkakkanye...

Nara 220x290

Poliisi etadde ebiragiro ku bifo...

POLIISI eyisizza ebiragiro ku bizimbe n’ebifo awakung’aanira abantu abangi okwetangira abatujju abaakubye Kenya....

Pati 220x290

Abaasimattuse abatujju e Kenya...

EGGULO ku Lwokusatu mu biseera eby’okumakya, pulezidenti wa Kenya yayogedde eri eggwanga n’ayozaayoza ebitongole...