TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUNYUMIZIBWA:

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUNYUMIZIBWA:

By Musasi wa Bukedde

Added 11th May 2017

Stella Nyanzi avudde mu kkomera e Luzira ng’awanda muliro. North Korea ekanze Trump bw’egudde ku nfo za Amerika mwetadde ebyokulwanyisa.

Pala 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO BY’OTOSAANA KUNYUMIZIBWA

North Korea ekanze Trump  bw’egudde ku nfo za Amerika mwetadde ebyokulwanyisa.

Stella Nyanzi avudde mu kkomera e Luzira ng’awanda muliro.

Mulimu engeri loole y’amagye gye yanyizeemu takisi erimu abasaabaze.

Ab’olulyo Olulangira batudde ne bagoba Ssaabalangira nga bamulumiriza obubbi.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Soma ku mugagga Pemba amansa ssente n’engeri gy’akyusaamu abakazi.

Mu miko gya Lejjalejja: Tosubwa emirimu gy’osobola okusaba n’otandikirawo okukola n’ofuna ssente.

Mu Byemizannyo: Tukuleetedde ebyataago bya Totti, kapiteeni wa AC Milan  gy’azannyidde okumala emyaka 25.

Byonna mu Bukedde wo omuganzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tteeka1 220x290

Ebintu 10 ebivaako abakazi okwetamwa...

Omukazi ayinza okukyawa akaboozi oba obutabeera mu mbeera za kwegatta olw’ensonga ezitali zimu.

Genda 220x290

Sheikh Muzaata: Kuva dda nga musajja...

SHEIKH NUHU MUZAATA Batte yazaalibwa mu myaka gya 1950 e Bwayise mu Lufula Zooni okumpi ne Kimombasa mu maka g'omugenzi...

Tteeka2 220x290

Baleese etteeka ku kunyumya akaboozi...

GGWE ssebo abadde alowooleza mu bya, ‘omusajja tammwa kantu’, bukukeeredde! Palamenti ereese etteeka mw’osobola...

20128largeimg210aug2012144442107703422 220x290

Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo...

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza...

Kulanna 220x290

Eyali bba wa Kulannama awadde Kenzo...

Eyali bba wa Senga Kulannama n’amugoba, Abdul Lubega, awadde Kenzo amagezi nti byonna by’ayitamu ye (Lubega) bifaanana...