TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Obulabirizi bw'e Namirembe butandise okwetegekera olunaku lw'Abajulizi

Obulabirizi bw'e Namirembe butandise okwetegekera olunaku lw'Abajulizi

By peter ssaava

Added 17th May 2017

Obulabirizi bw'e Namirembe butandise okwetegekera olunaku lw'Abajulizi

Za1 703x422

Bannaddiini nga bali mu lukiiko n'abeby'okwerinda

NG'ABAKRISTU beetegekera olunaku lw’abajulizi olubeerawo nga 3 omwezi gw’omukaaga buli mwaka,obulabirizi bwe Namirembe butandise enteekateeka z’okukuza olunaku luno.

 

Nga bwe gwali omwaka oguwedde,ne ku mulundi guno obulabirizi bwe Namirembe bwe butegese okusaba ku kulamaga kw’omulundi guno ku kiggwa ky’abakulisitaayo e Namugongo.

Omubuulizi omukulu ku mulundi guno ye Bishop Simon Gastra okuva mu ggwanga lya Rwanda era ng’omulamwa ku luno gwa kutambulira ku bajulizi ba Uganda okugamba nti “Okufa kw’abajulizi tekwali kwa bwereere”.

 

Leero,abawereza okuva mu bulabirizi bwe Namirembe nga bali wamu ne poliisi ekulembeddwa adumira poliisi mu Kampala n’emiriraano Frank Mwesigwa batuzizza olukiiko e Namugongo okulaba engeri gye bbagenda okumalako olunaku nga tewali buzibu bwe bafunye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi

Kuba 220x290

Minisitule efulumizza entegeka...

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni azzizzaamu abazadde, abayizi n’abasomesa essuubi nti singa...

Kip1 220x290

Geo Steady ne mukazi we, Prima...

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Lab1 220x290

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa...

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Shutterstockeditorial10434333bm 220x290

Coronavirus: Amerika kiri bubi,...

Corona ayongedde okwewanisa abantu emitima okwetooloola ensi yonna era Pulezidenti wa Amerika Donald Trump yalabudde...