TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE N'EMIKO 7 KU IVAN SSEMWANGA

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE N'EMIKO 7 KU IVAN SSEMWANGA

By Musasi wa Bukedde

Added 25th May 2017

Olutalo wakati wa Zari n’aba famire ya Ssemwanga lulinnye enkandaggo.Eyasigula Zari, Diamond Platinamz awadde obweyamo ku by’okuziika; Aba famire ya Ssemwanga bamwanukudde.

Malawo1 703x422

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA KU KATALE; MWEFUNIRE KU 1,000/- ZOKKA:

Tukulaze engeri puleesa gye zizze zitawaanya Ivan Ssemwanga n’atuuka okulongoosebwa emirundi ebiri.

Olutalo wakati wa Zari n’aba famire ya Ssemwanga lulinnye enkandaggo.

Eyasigula Zari, Diamond Platinamz awadde obweyamo ku by’okuziika; Aba famire ya Ssemwanga bamwanukudde.

Mulimu ebifaananyi ebiwumbawumba obulamu bwa Ssemwanga mu bujjuvu; ssaako engeri Zari gye yamuyingiza obulamu bw’okulya ssente.

Kuno tukugattiddeko emiko gya Ssanyuka ne Wiikendi, Ebyobusiraamu, Kasalabecca n’Ebyemizannyo.

Byonna mu Bukedde wo akwekula ebiri e buziba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Rape2 220x290

Ebibonerezo 12 ebiteereddwa ku...

WALIWO ebibonerezo ebikakali ebiteekeddwa mu bbago ly’etteeka ly'akaboozi nga ssinga omuntu omusango gumusinga...

Tteeka1 220x290

Ebintu 10 ebivaako abakazi okwetamwa...

Omukazi ayinza okukyawa akaboozi oba obutabeera mu mbeera za kwegatta olw’ensonga ezitali zimu.

Genda 220x290

Sheikh Muzaata: Kuva dda nga musajja...

SHEIKH NUHU MUZAATA Batte yazaalibwa mu myaka gya 1950 e Bwayise mu Lufula Zooni okumpi ne Kimombasa mu maka g'omugenzi...

Tteeka2 220x290

Baleese etteeka ku kunyumya akaboozi...

GGWE ssebo abadde alowooleza mu bya, ‘omusajja tammwa kantu’, bukukeeredde! Palamenti ereese etteeka mw’osobola...

20128largeimg210aug2012144442107703422 220x290

Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo...

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza...