TOP
  • Home
  • Agawano
  • Ab'e Lwengo beekalakaasizza ne balangira Town Clerk ebisongovu

Ab'e Lwengo beekalakaasizza ne balangira Town Clerk ebisongovu

By Musasi wa Bukedde

Added 1st June 2017

ABATUUZE mu kabuga k’e Mbiriizi mu disituliki y’e Lwengo beekalakaasizza nga bawakanya Town Clerk, Hajji Badru Majwala engeri gy'addukanya ekibuga.

Ekif 703x422

Abatuuze b'e Lwengo mu kibuga nga beekalakaasa. Mu katono ye Town Clerk, Hajji Badru Majwala gwe beemulugunyizzaako

BYA FLORENCE TUMUPENDE

Baakutte ebipande nga bamulumiriza okuwamba ebisolo by'abantu ne babawaayiriza nti, baabisanze bitaayaaya mu kibuga.

Abatuuze nga bakulembeddwaamu Olivia Nakintu ategeezezza nti, Majwala yatwala embuzi ze nnya nga March 21, 2017 n’okutuusa kati tebazimuwanga.

Nakintu agambye baamusaba atange 200,000/- era nga ziri Masaka gye zikuumirwa.

 batuuze abali mu own ouncil tebasiba bisolo byabwe Abatuuze abali mu Town Council tebasiba bisolo byabwe.

 

Baayongeddeko nti n'omusolo ogubaggyibwako ku mayumba guyitiridde.

Mu ngeri y’emu abatuuze beemulugunya ne ku ngeri amayumba gaabwe gye gamenyebwa nti tegatuukana na mutindo kyokka ne baleka ebifulukwa ebyekwekamu abamenyi b’amateeka.

Baagambye nti ku ssente ze babasoloozaamu kasasiro acuuma mu kibuga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Drssempangieyasingaanidwamumakagenanyonyolawebuse 220x290

Abaana Abakaramoja basomesebwe...

Ssempangi awabudde gavumenti ku baana b’e Karamoja abasibira ku nguudo n’ategeeza nga bwe batundibwa abazadde okujja...

Chozenbeckyclearwebuse 220x290

Abayimbi beesunga kusanyusa badigize...

Abayimbi ab'amannya bali mu kuwawula maloboozi olw'okwesunga okuyimba mu Kyepukulu ekiwagiddwa Vision Group ne...

Lukiikombalirira7 220x290

Buganda eyisizza embalirira yaayo...

OBWAKABAKA bwa Buganda buyisizza embalirira y’Omwaka 2019/2020 ng’eno ya nsimbi 121,079,490,880/- nga kweyongera...

Samba 220x290

Omusika atunze ebiggya ku 1500/=!...

PULOFEESA Kiwanuka Ssemakula amaziga gaamuyunguse bwe yatuuse ku butaka gy’asibuka ng’amalaalo ga kitaawe gaatundibwa...

Kub2 220x290

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza...

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza abavubuka okuyingira obulimi n’obulunzi